Matthew 8:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne basembera w'ali ne bamuzuukusa, nga bagamba nti: “Mukama, tuwonye; tusaanawo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abayigirizwa be ne bajja gy’ali ne bamuzuukusa nga bagamba nti, “Mukama waffe, tulokole, tusaanawo!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abayigirizwa be ne bajja gy'ali ne bamuzuukusa, nga bagamba nti, “ Mukama waffe, tulokole; tufa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayigirizwa be ne basembera w'ali, ne bamuzuukusa nga bagamba nti: “Mukama waffe, tuwonye, tufa!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bajja gy'ali ne bamuzuukusa, nga bagamba nti, Mukama waffe, tulokole; tufa.