Matthew 8:33 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaali bazirunda ne badduka, ne bagenda mu kibuga, ne banyumya byonna, n'ebya bali abaali bakwatiddwa emyoyo emibi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abaali balunda embizzi ne badduka ne bagenda mu kibuga ne babuulira abantu byonna ebibaddewo, n’eby’abasajja abaaliko baddayimooni.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abaali balunda embizzi ne badduka, ne bagenda mu kibuga, ne bababuulira byonna, n'ebikwata ku bali ababaddeko dayimooni.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaali bazirabirira ne badduka, ne balaga mu kibuga, ne bannyonnyola byonna, n'ebikwata ku bali abaabaddeko emyoyo emibi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abaali bazirunda ne badduka, ne bagenda mu kibuga, ne bababuulira byonna n'ebigambo by'ababaddeko dayimooni.