Matthew 9:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abafarisaayo bwe baalaba ekyo, ne bagamba abayigirizwa be nti: “Omuyigiriza wammwe lwaki alya n'abasolooza b'omusolo n'aboonoonyi?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Abafalisaayo bwe baakiraba, ne bagamba abayigirizwa be nti, “Lwaki Mukama wammwe alya n’abawooza n’abantu abalina ebibi?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abafalisaayo bwe baalaba ekyo, ne bagamba abayigirizwa be nti, “Omuyigiriza wammwe kiki ekimuliisa n'abawooza n'abantu ababi?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abafarisaayo bwe baalaba ekyo, ne bagamba abayigirizwa ba Yesu nti: “Lwaki Omuyigiriza wammwe aliira wamu n'abasolooza b'omusolo n'aboonoonyi?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abafalisaayo bwe baalaba, ne bagamba abayigirizwa be nti Omuyigiriza wammwe kiki ekimuliisa n'abawooza n'abantu ababi?