Matthew 9:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo omukazi eyali alwadde ekikulukuto ekya ggerenge okumala emyaka kkumi n'ebiri, n'afuluma emabega, n'akwata ku mukugiro gw'ekyambalo kye,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
omukazi eyali alwadde ekikulukuto ky’omusaayi, okumala emyaka kkumi n’ebiri, n’ajja emabega we n’akoma ku lukugiro lw’ekyambalo kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo omukazi eyali alwalidde ekikulukuto ky'omusaayi emyaka kkumi n'ebiri (12), n'ajja emabega wa Yesu, n'akoma ku lukugiro lw'ekyambalo kye;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukazi eyali alwadde ekikulukuto ky'omusaayi okumala emyaka kkumi n'ebiri, n'ajja emabega wa Yesu, n'amukwata ku lukugiro lw'ekyambalo kye:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo omukazi eyali alwalidde ekikulukuto ky'omusaayi emyaka kkumi n'ebiri, n'ajja ennyuma we, n'akoma ku lukugiro lw'ekyambalo kye: