Matthew 9:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga yali agamba mu mwoyo gwe nti: “Ne bwe nnaakoma obukomi ku kyambalo kye, nzija kuwona.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga y’agamba mu mutima gwe nti, “Ne bwe nnaakoma obukomi ku kyambalo kye nnaawona.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga yayogera mu mwoyo gwe nti, “Bwe nnaakoma obukomi ku kyambalo kye nnaawona.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga yagamba mu mutima gwe nti: “Waakiri ne bwe nnaakwata ku kyambalo kye, nja kuwona.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga yayogera mu mwoyo gwe nti Bwe nnaakoma obukomi ku kyambalo kye nnaawona.