Matthew 9:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'akebuka, n'amulaba, n'amugamba nti: “Guma, muwala, okukkiriza kwo kukuwonyezza.” Omukazi n'awona mu kaseera ako.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’akyuka n’alaba omukazi n’amugamba nti, “Muwala, guma omwoyo! Owonye olw’okukkiriza kwo.” Omukazi n’awonera mu kiseera ekyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Yesu bwe yakyuka n'amulaba, n'agamba nti, “Mwana wange, guma omwoyo; okukkiriza kwo kukuwonyezza.” Omukazi n'awona okuva mu kiseera ekyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu bwe yakyuka n'amulaba, n'agamba nti: “Omuwala, guma, owonye olw'okukkiriza kwo.” Omukazi n'awona mu kaseera ako.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Yesu bwe yakyuka n'amulaba, n'agamba nti Mwana wange, guma omwoyo; okukkiriza kwo kukuwonyezza. Omukazi n'awona okuva mu kiseera ekyo.