Matthew 9:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Muveewo, omuwala tafudde, yeebase bwebasi.” Ne bamusekerera.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’agamba nti, “Mufulume kubanga omuwala tafudde wabula yeebase bwebasi.” Bonna ne bamusekerera nga bwe beesooza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'agamba nti, “Muveewo, kubanga omuwala tafudde, wabula yeebase bwe basi.” Ne bamusekerera nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'agamba nti: “Muveewo. Omuwala tafudde, wabula yeebase.” Ne bamusekerera.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'agamba nti Muveewo: kubanga omuwala tafudde, yeebase bwe basi. Ne bamusekerera nnyo.