Matthew 9:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo abamu ku bawandiisi ne bagamba munda yaabwe nti: “Ono avuma Katonda.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye waaliwo abamu ku bannyonnyozi b’amateeka ne boogeraganya bokka na bokka nti, “Omuntu ono avvoola! Alowooza nti Ye Katonda!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale, laba, abawandiisi abalala ne boogera mu myoyo gyabwe nti, “Ono avvoola Katonda.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abamu ku bannyonnyozi b'amateeka ne bagambagana nti: “Ono avvoola Katonda.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale, laba, abawandiisi abalala ne boogera mu myoyo nti Ono avvoola Katonda.