Matthew 9:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amaaso gaabwe ne gazibuka. Yezu n'abakuutira ng'agamba nti: “Mulabe nga tewaba kino akimanyaako.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amangwago amaaso gaabwe ne gazibuka. Yesu n’abakuutira nnyo baleme kubuulirako muntu yenna ng’abagamba nti, “Mulabe nga tewaba n’omu ategeera bibaddewo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amaaso gaabwe ne gazibuka. Yesu n'abakuutira ng'agamba nti, “Mulabe tewaba muntu n'omu amanya.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amaaso gaabwe ne gazibuka. Yesu n'abakuutira ng'agamba nti: “Temubuulirako muntu n'omu!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amaaso gaabwe ne gazibuka. Yesu n'abakuutira ng'agamba nti Mulabe tewaba muntu amanya.