Matthew 9:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekisinga obwangu kiruwa, okugamba nti: ‘Ebibi byo bisonyiyiddwa,’ nandiki okugamba nti: ‘Situka otambule?’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekyo buli muntu ayinza okukyogera, kubanga kwogera bwogezi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga ekyangu kiruwa, okugamba nti, ‘Ebibi byo bikusonyiyiddwa,’ oba okugamba nti, ‘Golokoka otambule?’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekisingako obwangu kye kiruwa, okugamba nti: ‘Ebibi byo mbikusonyiye,’ oba nti: ‘Yimirira otambule?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga ekyangu kiruwa okugamba nti Ebibi byo bikuggiddwako, oba okugamba nti Golokoka otambule?