Micah 6:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Muwulire Omukama ky'agamba; situka owe empoza yo mu maaso g'ensozi, ka obusozi buwulire eddoboozi lyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Muwulire Mukama by’ayogera ng’agamba nti, “Muyimuke leero tuwoze ensonga zammwe mu maaso g’ensozi, n’obusozi buwulire bye mugamba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale muwulire ebyo Mukama by'ayogera nti, “Yimuka, woza ensonga zo mu maaso g'ensozi; obusozi buwulire eddoboozi lyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale muwulire ebyo Mukama by'agamba nti: “Situka oyombe mu maaso g'ensozi, n'obusozi buwulire ky'ogamba.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale muwulire ebyo Mukama by'ayogera; nti Yimuka, yomba mu maaso g'ensozi; obusozi buwulire eddoboozi lyo.