Micah 6:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga abagagga baamu balyakuzi, n'abantu baayo balimba, ne mu kamwa kaabwe ennimi zaabwe zisalaganya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abagagga baakyo bakambwe n’abatuuze baamu balimba n’ennimi zaabwe tezoogera mazima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abagagga baakyo bakambwe, n'abo ababeera mu kyo boogedde eby'obulimba, n'olulimi lwabwe lwa bulimba mu kamwa kaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kubanga abagagga mu mmwe banyigiriza abaavu, era mwenna muli balimba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga abagagga baakyo bajjudde ekyejo, n'abo ababeera mu kyo boogedde eby'obulimba, n'olulimi lwabwe lwa bulimba mu kamwa kaabwe: