Micah 7:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensi erifuuka eddungu olw'okubeera abagisulamu, nga kye kibala ky'ebikolwa byabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ensi erifuuka matongo, olw’ebikolwa by’abantu abagibeeramu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ensi eriba kifulukwa, ku lw'abo abagibeeramu, olw'ebibala eby'ebikolwa byabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ensi erifuuka ddungu olw'ebikolwa ebibi eby'abo abagibeeramu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ensi eriba kifulukwa, ku lw'abo ababeera omwo, olw'ebibala eby'ebikolwa byabwe.