Nahum 1:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu ggwe mwavaamu eyali asalira Omukama enkwe, eyali alowooleza Omukama akabi, eyali ateesa ebibi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu ggwe Nineeve muvuddemu omuntu alowooza akabi era ateesa ebibi ku Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu ggwe Nineeve muvuddemu omuntu alina endowooza embi, ateesa okukola akabi ku Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu ggwe Nineeve, mwavaamu alina endowooza embi, ateesa okukola akabi ku Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu ggwe muwdde omu alowooza akabi ku Mukama, ateesa ebibi.