Nahum 1:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nkwe ki ze musalira Omukama? Ajja kutuusa ku nkomerero. Ennaku teesituke buto.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli kye mwekobaana okukola Mukama, alikikomya. Akabi tekalijja mulundi gwakubiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kiki kye muteesa okukola ku Mukama? Ajja kubazikiririza ddala! Tewali ayinza kumuwakanya mirundi ebiri,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kiki kye muteesa okukola ku Mukama? Ajja kubasaanyaawo! Tewali amwesimbamu mulundi mulala!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kye muteesa ku Mukama kiki? alimalirawo ddala; obunaku tebuliyimuka omulundi ogw'okubiri.