Nahum 2:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayitayo abagabe be, basirittuka nga bagenda; bafubutuka balaga eri bbugwe; manvuuli ey'okubasiikiriza n'essibwawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Enzigi ez’omugga zigguddwawo, amazzi ne gasaanyaawo olubiri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Enzigi ez'oku migga zigguddwawo, amazzi ne gasaanyawo olubiri.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Enzigi ez'oku ludda lw'omugga ziggulibwawo, olubiri ne lujjula entiisa!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Enzigi ez'oku migga zigguddwawo, ennyumba ya kabaka ne bagisaanyaawo.