Nehemiah 11:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okuva mu Baleevi: Semaaya mutabani wa Kassubi, mutabani wa Azurikamu, mutabani wa Kasabiya, mutabani wa Bunni;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaleevi baali: Semaaya mutabani wa Kassubu, muzzukulu wa Azulikamu, muzzukulu wa Kasabiya, muzzukulu wa Bunni;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne ku Baleevi: Semaaya mutabani wa Kassubu, mutabani wa Azulikamu, mutabani wa Kasabiya, mutabani wa Bunni;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu Baleevi, mwalimu Semaaya mutabani wa Hassubu, Hassubu mutabani wa Azurikaamu, Azurikaamu mutabani wa Hasabiya, Hasabiya mutabani wa Bunni.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ku Baleevi: Semaaya mutabani wa Kassubu mutabani wa Azulikamu mutabani wa Kasabiya mutabani wa Bunni;