Nehemiah 11:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abaleevi mu kibuga ekitukuvu nga bawera bonna awamu ebikumi bibiri mu kinaana mu bana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaleevi abaabeeranga mu kibuga ekitukuvu bonna awamu, baali ebikumi bibiri mu kinaana mu bana (284).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaleevi bonna abaali mu kibuga ekitukuvu baali bibiri mu kinaana mu bana (284).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaleevi bonna mu kibuga ekitukuvu, baali ebikumi bibiri mu kinaana mu bana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaleevi bonna abaali mu kibuga ekitukuvu baali ebikumi bibiri mu kinaana mu bana.