Nehemiah 11:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Maaseeya, mutabani wa Baruku, mutabani wa Koli-Koze, mutabani wa Kazaaya, mutabani wa Adaaya, mutabani wa Yowaribu, mutabani wa Zakariya asibuka mu Sela.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Maaseya mutabani wa Baluki, muzzukulu wa Kolukoze, muzzukulu wa Kazaya, muzzukulu wa Adaya, muzzukulu wa Yoyalibu, muzzukulu wa Zekkaliya, ow’omu lulyo lwa Siiro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne Maaseya mutabani wa Baluki, mutabani wa Kolukoze, mutabani wa Kazaya, mutabani wa Adaya, mutabani wa Yoyalibu, mutabani wa Zekkaliya omwana w'Omusiiro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era mwalimu Maaseya mutabani wa Baruku, Baruku mutabani wa Koluhoze, Koluhoze mutabani wa Hazaaya, Hazaaya mutabani wa Adaaya, Adaaya mutabani wa Yoyaribu, Yoyaribu mutabani wa Zekariya asibuka mu Seela, mutabani wa Yuda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Maaseya mutabani wa Baluki mutabani wa Kolukoze mutabani wa Kazaya mutabani wa Adaya mutabani wa Yoyalibu mutabani wa Zekkaliya omwana w'Omusiiro.