Nehemiah 11:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ab'omu bantu ba Benyamiini: Sallu mutabani wa Mesullamu, mutabani wa Yowedi, mutabani wa Pedaaya, mutabani wa Kolaaya mutabani wa Maaseeya, mutabani wa Yitiyeli, mutabani wa Yesaaya,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bazzukulu ba Benyamini abaasenga eyo be bano: Sallu mutabani wa Mesullamu, muzzukulu wa Yowedi, muzzukulu wa Pedaya, muzzukulu wa Kolaya, muzzukulu wa Maaseya, muzzukulu wa Isiyeri, muzzukulu wa Yesaya;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era bano be batabani ba Benyamini: Sallu mutabani wa Mesullamu, mutabani wa Yowedi, mutabani wa Pedaya, mutabani wa Kolaya, mutabani wa Maaseya, mutabani wa Isieri, mutabani wa Yesaya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ate bazzukulu ba Benyamiini: Sallu mutabani wa Mesullamu, Mesullamu mutabani wa Yowedi, Yowedi mutabani wa Pedaaya, Pedaaya mutabani wa Kolaya, Kolaya mutabani wa Maaseya, Maaseya mutabani wa Yitiyeeli, Yitiyeeli mutabani wa Yesaaya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era bano be batabani ba Benyamini: Sallu mutabani wa Mesullamu mutabani wa Yowedi, mutabani wa Pedaya mutabani wa Kolaya mutabani wa Maaseya mutabani wa Isiyeri mutabani wa Yesaya.