Nehemiah 11:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'abaamugoberera: Gabbayi, Sallayi, abasajja lwenda mu abiri mu munaana;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’abagoberezi be Gabbayi ne Sallayi, bonna ne bawera abasajja lwenda mu abiri mu munaana (928).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo oluvannyuma lw'oyo Gabbayi ne Sallayi, olwenda mu abiri mu munaana (928).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baganda ba Sallu be bano: Gabbayi ne Sallayi. Ababenyamiini bonna awamu baali lwenda mu abiri mu munaana mu Yerusaalemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo oluvannyuma lw'oyo Gabbayi ne Sallayi, olwenda mu amakumi abiri mu munaana.