Nehemiah 12:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abayimbi nabo baakungwa okuva mu bitundu ebyetoolodde Yeruzaalemu ne mu byalo by'abantu b'e Netofa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abayimbi nabo ne bajja okuva mu bitundu ebyetoolodde Yerusaalemi, nga bava mu byalo by’Abanetofa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana b'abayimbi ne bakuŋŋaana, okuva mu lusenyi olw'etoolodde Yerusaalemi ne mu byalo eby'Abanetofa;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaleevi abayimbi ne bakuŋŋaana, nga bava mu bitundu ebyetoolodde Yerusaalemu, ne mu byalo by'e Netofa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana b'abayimbi ne bakuŋŋaana, okuva mu lusenyi olwetoolodde Yerusaalemi ne mu byalo eby'Abanetofa;