Nehemiah 12:35 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne ku bamu ku bakabona ab'amakondeere ne Zakariya mutabani wa Yonatani, mutabani wa Semaaya, mutabani wa Mattaniya, mutabani wa Mikaaya, mutabani wa Zakkuri, mutabani wa Asafu;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne bakabona abamu nga bakutte amakondeere, ne Zekkaliya mutabani wa Yonasaani, muzzukulu wa Semaaya, muzzukulu wa Mikaaya, muzzukulu wa Zakkuli, muzzukulu wa Asafu;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'abamu ku baana ba bakabona nga balina amakkondeere, Zekkaliya mutabani wa Yonasaani, mutabani wa Semaaya, mutabani wa Mattaniya, mutabani wa Mikaaya, mutabani wa Zakkuli, mutabani wa Asafu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'abamu ku batabani ba bakabona, abaagendanga bafuuwa amakondeere, era be bano: Zekariya mutabani wa Yonataani era muzzukulu wa Semaaya, Semaaya mutabani wa Mattaniya, Mattaniya mutabani wa Miikaaya, Mikaaya mutabani wa Zakkuri, Zakkuri mutabani wa Asafu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'abamu ku baana ba bakabona nga balina amakondeere: Zekkaliya mutabani wa Yoaasaani mutabani wa Semaaya mutabani wa Mattaniya mutabani wa Mikaaya mutabani wa Zakkuli mutabani wa Asafu;