Nehemiah 12:36 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ne baganda be: Semaaya, Azareli, Milalayi, Gilalayi, Maayi, Netaneli, Yuda ne Kanani nga bali n'ebivuga bya Dawudi omuntu wa Katonda, Ezira omuwandiisi ng'abakulembeddemu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne banne abaamuyambangako nga be bano: Semaaya, ne Azuleeri, ne Miralayi, ne Giralayi, ne Maayi, ne Nesaneeri, ne Yuda, ne Kanani, nga balina ebivuga ebyalagirwa Dawudi omusajja wa Katonda, era Ezera omuwandiisi, ye yabakulemberangamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne baganda be, Semaaya, Azaleeri, Miralayi, Giralayi, Maayi, Nesaneeri, Yuda ne Kanani, nga balina ebivuga ebya Dawudi omusajja wa Katonda; ne Ezera omuwandiisi ng'abakulembedde.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne baganda be; Semaaya, ne Azareeli, ne Milalayi, ne Gilalayi, ne Maayi, ne Netaneeli, ne Yuda, ne Hanani, abaagendanga bakuba ebivuga bya Dawudi, omuntu wa Katonda, era Ezera omunnyonnyozi w'Amateeka ng'akulembeddemu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne baganda be, Semaaya ne Azaleeri ne Miralayi ne Giralayi ne Maayi ne Nesaneeri ne Yuda ne Kanani, nga balina ebivuga ebya Dawudi omusajja wa Katonda; ne Ezera omuwandiisi ng'abaknlembedde: