Nehemiah 12:37 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku Mulyango gw'Oluzzi baagendera ddala ne bambuka amadaala g'Ekibuga kya Dawudi, ne balinnya ku bbugwe, ne bayita waggulu ku nnyumba ya Dawudi, ne bagguka ku Mulyango gw'Amazzi ebuvanjuba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe baatuuka ku Mulyango gw’Oluzzi, ne bambuka amadaala g’Ekibuga kya Dawudi okutuukira ddala ku bbugwe; ne bayita ku lubiri lwa Dawudi ne batuuka ku Mulyango ogw’Amazzi, oguli ku luuyi olw’ebuvanjuba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne bayita mu mulyango ogw'oluzzi n'okusimba mu maaso gaabwe ne balinnya ku lutindo olw'ekibuga kya Dawudi, bbugwe w'ayambukira waggulu w'ennyumba ya Dawudi okutuusa ku mulyango ogw'amazzi ebuvanjuba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne bayita mu Mulyango gw'Oluzzi, ne bagenda butereevu mu maaso gaabwe, ne balinnya ku lutindo olulaga mu kibuga kya Dawudi, ekisenge we kyambukira waggulu w'olubiri lwa Dawudi, ne batuuka ku kisenge ekiri ku Mulyango gw'Amazzi, mu buvanjuba bw'ekibuga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne bayita mu mulyango ogw'oluzzi n'okusimba mu maaso gaabwe ne balinnya ku lutindo olw'ekibuga kya Dawudi, bbugwe w'ayambukira waggulu w'ennyumba ya Dawudi okutuusa ku mulyango ogw'amazzi ebuvanjuba.