Nehemiah 12:41 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
wamu ne bakabona Eliyakimu, Maaseeya, Miniyamini, Mikaaya, Eleyowenayi, Zakariya ne Ananiya n'amakondeere gaabwe,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
awamu ne bakabona bano: Eriyakimu, ne Maaseya, ne Miniyamini, ne Mikaaya, ne Eriwenayi, ne Zekkaliya, ne Kananiya nga balina amakondeere;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne bakabona, Eriyakimu, Maaseya, Miniyamini, Mikaaya, Eriwenayi, Zekkaliya ne Kananiya nga balina amakkondeere;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
omwali ne bakabona: Eliyakimu, ne Maaseya, ne Miniyamini, ne Mikaaya, ne Eliyowenayi, ne Zekariya, ne Hananiya, abo nga balina amakondeere,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne bakabona, Eriyakimu ne Maaseya ne Miniyamini ne Mikaaya ne Eriwenayi ne Zekkaliya ne Kananiya nga balina amakondeere;