Nehemiah 12:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Sallu, Amoki, Kilukiya ne Yedaaya. Bano baakuliranga bakabona ne baganda baabwe mu budde bwa Yeswa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne Sallu, ne Amoki, ne Kirukiya ne Yedaya. Abo be baali abakulembeze ba bakabona ne baganda baabwe mu biro bya Yesuwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne Sallu, Amoki, Kirukiya ne Yedaya. Abo be baali abakulu ba bakabona n'aba baganda baabwe mu nnaku za Yesuwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ne Sallu, ne Amoki, ne Hilukiya ne Yedaaya. Bano be baali bakabona abakulu abaakulemberanga bannaabwe mu biseera bya Yeswa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne Sallu ne Amoki ne Kirukiya ne Yedaya. Abo be baali abakulu ba bakabona n’aba baganda baabwe mu nnaku za Yesuwa.