Nehemiah 13:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era mu nnaku ezo nalaba Abayudaaya abaali bawasizza abakazi ab'omu Asudodi, Ammoni ne Mowabu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ate era mu nnaku ezo, ne ndaba abasajja ba Yuda abaali bawasizza abakazi okuva mu Asudodi, ne Amoni, ne Mowaabu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu biro ebyo era ne ndaba Abayudaaya abaali bawasizza abakazi ba Asudodi n'aba Amoni n'aba Mowaabu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo mu biseera ebyo, era ne ndaba abasajja Abayudaaya bangi, abaali bawasizza abakazi Abasudoodi n'Abammoni, n'Abamowaabu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu biro ebyo era ne ndaba Abayudaaya abaali bawasizza abakazi ba Asudodi n'aba Amoni n'aba Mowaabu: