Nehemiah 2:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka n'ambuuza nti: “Osaba ki kati?” Ne nsaba Katonda w'eggulu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka n’ambuuza nti, “Kiki ky’oyagala?” Awo ne nsaba eri Katonda w’eggulu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo kabaka n'aŋŋamba nti, “Weegayirira ki?” Awo ne nsaba Katonda w'eggulu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka n'anziramu nti: “Kati osaba ki?” Awo ne neegayirira Katonda w'Eggulu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo kabaka n'aŋŋamba nti Weegayirira ki? Awo ne nsaba Katonda w'eggulu.