Nehemiah 3:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Malukiya mutabani wa Karimu ne Kassubi mutabani wa Pakati-Mowabu ne baddaabiriza ekitundu ekirala n'Omunaala gw'Obubiga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Malukiya mutabani wa Kalimu ne Kassubu mutabani wa Pakasumowaabu ne baddaabiriza ekitundu ekirala ekya bbugwe n’Omunaala ogw’Ekikoomi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Malukiya mutabani wa Kalimu ne Kassubu mutabani wa Pakasumowaabu ne baddaabiriza byombi, ekitundu ekyaddako, n'omunaala ogw'ebyoto
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Malukiya mutabani wa Harimu, ne Hassubu mutabani wa Pahati Mowaabu, ne baddaabiriza ekitundu ekyaddako, n'omunaala ogw'Ebyoto.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Malukiya mutabani wa Kalimu ne Kassubu mutabani wa Pakasumowaabu ne baddaabiriza ekituli ekirala n'ekigo eky'ebikoomi.