Nehemiah 3:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awamuddirira, bakabona ab'omu miseetwe baddaabirizaawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bakabona ab’omu lusenyi ne baddaabiriza ekitundu ekyaddirira.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bakabona, abasajja ab'omu lusenyi, be baamuddirira okuddaabiriza.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakabona, abasajja ab'omu lusenyi, be baddirira Meremooti okuddaabiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bakabona abasajja ab'omu lusenyi be baamuddirira okuddaabiriza.