Nehemiah 4:18 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
na buli muzimbi yalina ekitala mu kiwato kye ng’akola. Naye omusajja eyafuwanga ekkondeere yambeeranga kumpi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era buli muzimbi, yazimbanga yeesibye ekitala kye mu kiwato. N'oyo eyafuuwanga, ekkondeere n'abeeranga nange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era buli muzimbi yazimbanga yeesibye ekitala mu kiwato. Ate omusajja eyafuuwanga eŋŋombe, yambeeranga ku lusegere.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'abazimbi, buli muntu ekitala kye nga kisibiddwa mu kiwato kye n'azimbanga bw'atyo. N'oyo eyafuuwanga ekkondeere n'abeeranga nange.