Nehemiah 4:20 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Buli kifo gye munaawuliriranga eddoboozi ly’ekkondeere nga mujja okutudduukirira. Katonda waffe alitulwanirira.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale buli kifo gye munaawuliriranga eddoboozi ly'ekkondeere, mutudduukiririranga eyo; era Katonda waffe ye anaatulwaniriranga.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kale bwe muwuliranga eŋŋombe wonna gye muli, mwanguwanga okujja gye ndi. Katonda waffe ajja kutulwanirira.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
mu buli kifo gye munaawuliriranga eddoboozi ly'ekkondeere, mutudduukiririranga eyo; Katonda waffe ye anaatulwaniriranga.