Nehemiah 4:21 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne tweyongerayo n’omulimu, ekitundu ekimu ne kikwatanga amafumu obudde we bwakereranga okutuusa emmunyeenye lwe zaalabikanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne tukolanga omulimu, ekitundu kyabwe ekimu ne bakwatanga amafumu okuva obudde we bwakeereranga okutuusa emmunyeenye lwe zaalabikanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe tutyo ne tukolanga omulimu, ng'abasajja bange, kimu kyakubiri bakutte amafumu okuva ku makya okutuusa emmunyeenye lwe zaalabikanga ekiro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ne tukolanga omulimu: ekitundu kyabwe ne bakwatanga amafumu obudde, we bwakeereranga n'emmunyeenye lwe zaalabikanga.