Nehemiah 6:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tebaatanga kutendereza bikolwa bye ebirungi we ndi, ate bye njogedde nga babimubuulira; Tobiya n'asindikanga ebbaluwa antiisetiise.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baamuwaanawaananga mu maaso gange, n’oluvannyuma ne bamutegeeza bye nayogeranga. Tobiya n’aweerezanga ebbaluwa okuntiisatiisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ne boogera ku bikolwa bye ebirungi mu maaso gange, ne bamubuuliranga ne bye njogedde. Tobiya n'aweereza ebbaluwa okuntiisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu baayogereranga we ndi ebirungi Tobiya by'akola, ate ne bamubuuliranga bye njogedde. Tobiya n'ampandiikiranga ebbaluwa ezintiisatiisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ne boogera ku bikolwa bye ebirungi mu maaso gange, ne bamubuulira ebigambo byange. Tobiya n'aweereza ebbaluwa okuntiisa.