Nehemiah 7:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bazzukulu ba Pakati-Mowabu, be bazzukulu ba Yeswa ne Yowabu, enkumi bbiri mu lunaana mu kkumi na munaana;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bazzukulu ba Pakasumowaabu abaali ab’olunnyiriri lwa Yesuwa ne Yowaabu baali enkumi bbiri mu lunaana mu kumi na munaana (2,818),
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Pakasumowaabu, ow'oku baana ba Yesuwa ne Yowaabu, enkumi bbiri mu lunaana mu kkumi na munaana (2,818).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'ezzadde lya Pahati Mowaabu, bazzukulu ba Yeswa ne Yowaabu, enkumi bbiri, mu lunaana mu kkumi na munaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Pakasumowaabu, ow'oku baana ba Yesuwa ne Yowaabu, enkumi bbiri mu lunaana mu kkumi mu munaana