Nehemiah 7:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bazzukulu ba Elamu, lukumi mu bibiri mu ataano mu bana;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bazzukulu ba Eramu baali lukumi mu bibiri mu ataano mu bana (1,254),
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Eramu, lukumi mu bibiri mu ataano mu bana (1,254).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'ezzadde lya Elamu, lukumi mu bibiri mu ataano mu bana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Eramu, lukumi mu ebikumi bibiri mu ataano mu bana.