Nehemiah 7:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bazzukulu ba Zattu, lunaana mu ana mu bataano;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bazzukulu ba Zattu baali lunaana mu ana mu bataano (845),
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Zattu, lunaana mu ana mu bataano (845).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'ezzadde lya Zattu, lunaana mu ana mu bataano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Zattu, lunaana mu ana mu bataano.