Nehemiah 7:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bazzukulu ba Azugadi, enkumi bbiri mu bisatu mu abiri mu babiri;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bazzukulu ba Azugaadi baali enkumi bbiri mu bisatu mu abiri mu babiri (2,322),
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Azugaadi, enkumi bbiri mu bisatu mu abiri mu babiri (2,322).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'ezzadde lya Azugaadi, enkumi bbiri mu bisatu mu abiri mu babiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Azugaadi, enkumi bbiri mu ebikumi bisatu mu abiri mu babiri.