Nehemiah 7:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bazzukulu ba Kasumi, bisatu mu abiri mu munaana;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bazzukulu ba Kasumu baali bisatu mu abiri mu munaana (328),
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Kasumu, bisatu mu abiri mu munaana (328).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'ezzadde lya Hasumu, bisatu mu abiri mu munaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Kasumu, ebikumi bisatu mu abiri mu munaana.