Nehemiah 7:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bazzukulu ba Gibewoni, kyenda mu bataano;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bazzukulu ba Gibyoni baali kyenda mu bataano (95).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Gibyoni, kyenda mu bataano (95).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'ezzadde lya Gibiyoni, kyenda mu bataano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Gibyoni, kyenda mu bataano.