Nehemiah 7:34 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
abasajja b'e Elamu ekirala, lukumi mu bibiri mu ataano mu bana;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ab’e Eramu ekyokubiri baali lukumi mu bibiri mu ataano mu bana (1,254),
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Eramu ow'okubiri, lukumi mu bibiri mu ataano mu bana (1,254).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'ezzadde lya Elamu omulala, lukumi mu bibiri mu ataano mu bana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Eramu ow'okubiri, lukumi mu ebikumi bibiri mu ataano mu bana.