Nehemiah 7:38 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bazzukulu ba Sena, enkumi ssatu mu lwenda mu asatu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’ab’e Sena baali enkumi ssatu mu lwenda mu asatu (3,930).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana ba Senaa, enkumi ssatu mu lwenda mu asatu (3,930).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'ezzadde lya Ssena, enkumi ssatu mu lwenda mu asatu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana ba Senaa, enkumi ssatu mu lwenda mu asatu.