Nehemiah 7:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Bakabona: bazzukulu ba Yedaaya, okuva mu nnyumba ya Yeswa, lwenda mu nsanvu mu basatu:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bano be bakabona: bazzukulu ba Yedaya ow’olunnyiriri lwa Yesuwa baali lwenda mu nsavu mu basatu (973),
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bakabona: abaana ba Yedaya, ow'oku nnyumba ya Yesuwa, lwenda mu nsanvu mu basatu (973).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bakabona: ab'ezzadde lya Yedaaya, bazzukulu ba Yeswa, lwenda mu nsanvu mu basatu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bakabona: abaana ba Yedaya, ow'oku nnyumba ya Yesuwa; lwenda mu nsanvu mu basatu.