Nehemiah 7:43 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Abaleevi: bazzukulu ba Yeswa ne Kadumiyeli, ab'omu nnyumba ya Odaviya, nsanvu mu bana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bano be Baleevi: bazzukulu ba Yesuwa ow’olunnyiriri lwa Kadumyeri mu nda ya Kodeva baali nsavu mu bana (74).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaleevi: abaana ba Yesuva ow'e Kadumyeri, ow'oku baana ba Kodeva, nsanvu mu bana (74).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'ennyumba z'Abaleevi abaava mu buwaŋŋanguse be bano: Ab'ezzadde lya Yeswa ne Kadumyeli abasibuka mu Hodeva, nsanvu mu bana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaleevi: abaana ba Yesuva ow'e Kadumyeri, ow'oku baana ba Kodeva, nsanvu mu bana.