Nehemiah 7:46 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Abaweereza b'omu Kiggwa: bazzukulu ba Zika, bazzukulu ba Kasufa, bazzukulu ba Tabbawoti,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abaaweerezanga mu yeekaalu be bano: bazzukulu ba Zika, bazzukulu ba Kasufa, bazzukulu ba Tabbawoosi,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaweereza b'omu Yeekaalu: abaana ba Zika, abaana ba Kasufa, abaana ba Tabbawoosi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaweereza b'omu Ssinzizo ab'ezzadde lya Ziha, n'erya Asufa, n'erya Tabbawooti;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abanesinimu: abaana ba Zika, abaana ba Kasufa, abaana ba Tabbawoosi;