Nehemiah 7:57 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Bazzukulu b'abaweereza ba Solomoni: bazzukulu ba Sotayi, bazzukulu ba Sofereti, bazzukulu ba Peruda,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bazzukulu b’abaweereza ba Sulemaani be bano: bazzukulu ba Sotayi, bazzukulu ba Soferesi, bazzukulu ba Perida,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abaana b'abaddu ba Sulemaani; abaana ba Sotayi, abaana ba Soferesi, abaana ba Perida;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ab'ezzadde ly'abaweereza ba Solomooni: ab'ezzadde lya Sotayi, n'erya Sofereti, n'erya Perida;
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abaana b'abaddu ba Sulemaani; abaana ba Sotayi, abaana ba Soferesi, abaana ba Perida;