Nehemiah 7:62 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bazzukulu ba Delaaya, bazzukulu ba Tobiya, bazzukulu ba Nekoda, lukaaga mu ana mu babiri.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
bazzukulu ba Deraya, bazzukulu ba Tobiya, ne bazzukulu ba Nekoda baali lukaaga mu amakumi ana mu babiri (642).
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
abaana ba Deraya, abaana ba Tobiya, abaana ba Nekoda, lukaaga mu ana mu babiri (642).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ab'ezzadde lya Delaaya, n'erya Tobiya, n'erya Nekoda, bonna awamu lukaaga mu ana mu babiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
abaana ba Deraya, abaana ba Tobiya, abaana ba Nekoda, lukaaga mu ana mu babiri.