Nehemiah 7:65 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Owessaza n'abagaana okulyanga ku bintu ebitukuvu ennyo, okutuusa nga wazzeewo kabona aweereza ne Wurimu ne Tummimu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era owessaza n’abagaana okulya ku bintu ebitukuvu, okutuusa nga kabona alina Ulimu ne Sumimu azze.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omufuzi n'abagamba baleme okulya ku bintu ebitukuvu ennyo okutuusa kabona lw'aliyimirira alina Ulimu ne Sumimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omufuzi n'abagaana okulya ku mmere entukuvu ennyo, okutuusa nga bafunye kabona asobola okukozesa Wurimu ne Tummimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tirusaasa n'abagamba baleme okulya ku bintu ebitukuvu ennyo okutuusa kabona lw'aliyimirira alina Ulimu ne Sumimu.