Nehemiah 7:66 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ekibiina kyonna baawera abantu emitwalo ena mu enkumi bbiri mu bisatu mu nkaaga,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekibiina kyonna awamu kyali emitwalo ena mu enkumi bbiri mu bisatu mu nkaaga (42,360),
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekibiina kyonna wamu kyali emitwalo ena mu enkumi bbiri mu bisatu mu nkaaga (42,360),
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna awamu abaakomawo okuva mu buwaŋŋanguse baali emitwalo ena mu enkumi bbiri mu bisatu mu nkaaga,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ekibiina kyonna wamu yali obukumi buna mu enkumi bbiri mu bikumi bisatu mu nkaaga,